Luke 2:4-7

4 aAwo Yusufu n’ava e Nazaaleesi eky’e Ggaliraaya, n’agenda mu kibuga kya Dawudi ekiyitibwa Besirekemu eky’e Buyudaaya, kubanga yali wa mu kika kya Dawudi, 5yeewandiise ne Maliyamu eyali olubuto, oyo gwe yali ayogereza. 6Naye bwe baali bali eyo ekiseera kya Maliyamu eky’okuzaala ne kituuka. 7N’azaala omwana we omubereberye omulenzi, n’amubikka mu bugoye, n’amuzazika mu lutiba ente mwe ziriira, kubanga tebaafuna kifo mu nnyumba y’abagenyi.

Copyright information for LugEEEE